
OLUPAPULA MATUTUMA
February 1, 2025 at 10:20 AM
Twongeddemu enfumo oba engero empaavu naddala ezo ezitandika nti;
*‘Awo olwatuuka…?’*
Nga muddamu nti; *‘Abooluganda ng’otulabira’.*
Zino zagunjibwawo okubaamu obubaka obubuulirwa, obunyuvu era obuyigiriza ssaako n’okulabula. *Tosubwa Wakayima, Wankima, Wango, Waggonya, Wampologoma bonna mu Matutuma!* _vol_17_
❤️
👍
3