BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III WhatsApp Channel

BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III

22 subscribers

About BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III

This channel is created to update the public about makindye mut III daily updates, interviews, special visits, youth outreaches, and all matters related to Buganda youth council of makindye

Similar Channels

Swipe to see more

Posts

BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
6/15/2025, 8:33:15 AM
Post image
Image
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
6/15/2025, 8:33:14 AM
Post image
Image
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
6/15/2025, 6:27:38 PM

6/15/2025, 8:33:25 AM

*AGOOKYA MU BYC SSAZA KYADDONDO .* Olunaku lw'abavubuka mu Kyaddondo luyiindide ku mbuga y'essaza era Oweek Israel Kazibwe Kitooke minisita wa Mawulire n’okukunga abantu mu bwakabaka yabadde omugenyi omukulu nga yayaniriziddwa abamyuka ba kaggo Oweek.Dr Fiona Kalinda ne Oweek. Ronald Mpagi awamu n'Omw Muddu Thomas akulira ekitongole ky’abavubuka ku ssaza Minisita yakubirizza abavubuka okwekiririzamu era okubeera endabirwaamu y'obuweereza obwo bwerufu mu bwakabaka kiwe banaabwe okwagala okubeegatako mu kaweefube w'okuzza Buganda ku ntikko. Kaggo akubirizza abavubuka okukunga banaabwe abegattira mu bibiina ebyenjawulo okujjumbira obuwereeza era bajje ku kisaawe e Nakivubo ku lw’okuna nga 19 Ssebaaseka 2025 okuwagira Tiimu ya kyaddondo nga etongozebwa mu kisaawe kya Ham e Nakivubo nga ky'ekisaawe ky'essaza omwaka guno. Ba Ssentebe ba BYC mu ggombolola ezenjawulo babadewo awamu n'abakulembeze ba Nkobazambogo mu Buganda baweeseza omukolo ekitiibwa Abavubuka basiimidwa nga baweebwa amabaluwa era Ssentebe waabwe naaba kubiriza buli omu okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe, awo olukiiko lwa BYC lubeere etabaaza y'obukulembeze obw'ensa mu ssaza lino. OWAMAWULIRE BYC MAKINDYE MUT III GGOMBOLOLA, OWAMAWULIRE BYC SSAZA KYADDONDO

BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
6/18/2025, 6:38:46 PM

*OBUBAKA OBUKUBIRIZA ABAVUBUKA OKWETABA MU KULONDA ABAKULEMBEZE B'ABAVUBUKA KU MITENDERA EGYENJAWULO* Mbalamusizza nnyo abavubuka. Ntwala omukisa guno okubakubiriza okwetaba mu nteekateeka y'okulonda abavubuka abagenda otukulembera ku mitendera egyenjawulo mu Gavumenti eya wakati(Central Government). Mbasaba mulonde abavubuka ab'ensa, abalina obuntubulamu n'obwerufu ate okusingira ddala nga bassaamu Namulondo ekitiibwa ate nga bategeera Ensonga Ssemasonga eza Buganda. Okulonda ddembe erituweebwa Ssemateeka era buvunanyizibwa bwaffe okulonda abakulembeze n'olwekyo mbakunga mwetabe mu nteekateeka eno kitusobozese okufuna abakulembeze abagenda okutwala ensi yaffe mu maaso. Mbasaba mukuume emirembe, empisa era tunyweze obumu nga Ssaabasajja Kabaka bwatulagira buli kiseera. Nsaba Katonda abankumire. Ssaabasajja Kabaka Awangaale. *Derrick Kavuma* Ssentebe w'Abavubuka mu Buganda.

Post image
Image
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
6/13/2025, 7:11:35 AM
Post image
Image
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
6/13/2025, 7:11:36 AM
Post image
Image
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
6/13/2025, 6:55:40 AM

*AGOOKYA!!!!* *OMUKOLO GWA YOUTH DAY OGWA BYC SSAZA KYADDONDO* *MBALAMUSIZZA NYO BASSEBO NE NYABO* *ENKYA GWE MUKOLO GWAFFE NSABA TUKOLE EKYETAGISA* *Okumanya ebisingawo kubira ku Ssentebe w'enteekateeka y'olunaku lw'abavubuka mu Kyaddondo Omuk. Reckon Kaggwa ku number 0703276288*

Post image
Image
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
BUGANDA YOUTH COUNCIL GGOMBOLOLA MAKINDYE MUT III
5/14/2025, 8:42:35 AM

Abakiise b'olukiiko lw'abavubuka ttabamiruka batudde enkya ya leero okuzza obuggya olukiiko lw'abavubuka ttabamiruka olw'omwaka 2025 - 2027 mu bimuli bya Bulange e Mengo.

Video
Link copied to clipboard!